Lwaki Olina Okusimba Mutuba

0
536

Omutuba gwe gumu ku miti egisinga obungi mu bitudu bya Buganda ne Uganda ng’egimu gyemeza gyokka. Guno gwe gumu ku miti egy’omugaso ennyo olwe bintu ebyenjawulo ebigivaamu naye ngate ssi gwe gumu kwejo egissiddwako ennyo essira okusimba. Phatia Nassali kaakubuulire lwaki oteekeddwa okusimba emituba.