Mabirizi Ategese Ameefuga e Wankulukuku

0
549

Wadde nga gavumenti olunaku olw’eggulo yalabudde obutabaayo muntu yenna yetantala kutegeka mukolo gwa meefuga okujjako egyaayo gyetegese e Bushenyi, olwaleero eyavuganyako ku bwa pulezidenti Elton Joseph Mabiriizi alangiridde ekyo gavumenti yeerimba ye ne banne balina emikolo egyabwe egy’ameefuga ate nga tegiri Bushenyi.