NRM Ekaaye Ku By'emyaaka

0
859

Ababadde beebuuza nti pulezidenti Museveni ayimiridde wa ku nsonga y’okukyuusa mu nnyingo 102(b) kati kiwedde anti Pulezidenti Museveni ayolese lwatu nti ekyokukyusa mu nnyingo 102 b akiwagira
Museveni bino abyogeredde mu nsisinkano yababaka ba NRM ebadde mu ofiisi ya Ssaabaminisita leero nga mu nsisinkano eno ababaka ba NRM abatawagira kukyusa mu nnyingo bagobeddwamu.