Obweralikirivu ku Mafuta mu Gwanga

0
510

Waliwo obweralikirivu ku mbeera y’amafuta mu gwanga anti gavumenti egamba nti mukiseera kino agaliwo gayinza okutwaaza Uganda okumala enaku 14 zokka Kyokka ssinga embeera y’ebyobufuzi ku muliraano eKenya eyononeka, wayinza obaawo kaluma nywera mu ntambuza yaago n’ebbeyi okulinnya