Okulonda Kw'ebyalo Kusembedde

0
1003

Omuganda agamba nti zoolaga omulungi tezirwa. Akakiiko k’ebyokulonda olwaleero kasiibye mu keetalo nga kaweereza ebigenda okweyambisibwa mu kulonda kwa bassentebe b’ebyalo mu district ezitali zimu. Mu bino mwemuli obutabo obugenda okozesebwa okuwandiisa abalonzi obuggya ku byalo kwebagenda okulondera.