Okulonda Kwebyalo Kwengedde

0
841

Akakiiko k’ebyokulonda kasoomozezza Bannayuganda okujjumbira okwewandiisa okutandika olunaku olw’enkya basobole okwetaba mu kulonda kwebyalo okulibaawo nga 21 omwezi ogujja. Okusinziira ku ssentebe w’akakiiko Byabakama Mugenyi Simon, abo abesisiggiriza olw’okuba bewandiisa okwetaba mu kulonda kwa President n’ababaka basaanye bakimanye nti amateeka agafuga okulonda kwebyalo gakuwana ku kulonda okwawamu era bwebataweerwa basobola okusubwa okwelondera abakulembeze baabwe ku byalo. Bushra Namirimu alina ebisingawo….