Okusabira OMugenzi Godfrey Nuwagaba

0
1005

Minister avunanyizibwa ku bye mizanyo Charles Bakabulindi akubilizza abakulila ebibina ebye mizanyo okuyigila ku mugenzi Godfrey Nuwagaba eyafilidde mu nyonyi ku balaza. Ono abyogedde mu kusabila omwoyo go mugenzi ku All saints cathedral lelo. Nuwagaba abadde muwanika wa bitongole okuli Uganda Olympic committee nne uganda athletics federation nga aleese abaana mukaaga nne namwandu Winnie Nuwagaba. Omugenzi wa ku zikibwa ku lwokutano,e Biharwe, Mbarara.