Okuyonja Ekibuga Kukwajja

0
855

Abantu ba Buganda naddala mu ssaza ly’e Kyaddondo basuze beesunga kwaniriza Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwend Mutebi 11 agenda okulabikako eri Obuganda olunaku lw’enkya. Mu bitundu ebyenjawulo abantu basiibye bayoyoota bitundu byabwe nga balinda okujaguza olwa bulungi bwansi olugenda okukwatibwa mu ssaza lya ssabasajja era Kyaddondo.