Oluguudo Lutabudde Abatuuze

0
1070

Abatuuze b’eNakaseke n’eLuweero abakozesa oluguudo oluva eKalule okudda eNakaseke ku ddwaliro ekkulu , batisatisizza okwekalakaasa singa oluguudo lwabwe luba telukoleddwa mu sabiiti 2.
Bano bagamba nti oluguddo luno lujudde ebinnya nga kkizibu okulusabalirako.
Oluguudo lunno luyita ku kitebe kyomuterega eBbowa mu Bulemeezi