Omubaka Ssemmuli Alabudde Abamukanganga ku Ky'emyaka

0
1103

Nga okwebuuza ku bantu ku nnyingo 102b kukyagenda mu maaso Omubaka wekibuga Mubende Tonny Ssemuli agambye nti waliwo abantu abamukangakanga ku biriwo ebye nyingo 102b,nagamba nti ye si mutiitizi era nabalabula bamuveeko. Ssemuli asinzidde mu lukungaana lwokwebuuza ku batiuze lwabye ku woteeri ya ANDROVES HOTEL mu kibuga Mubende nagamba nti ye kyakola akimanyi era tayina kulagirwa