Omulambo Guzuliddwa E Kawanda

0
1049

Abatuuze b’e Kannyogoga mu ggombolola y’e Nabweru mu kibuga Nansana bakeeredde mu ntiisa bwebagudde ku mulambo gwo musajja atateegerekese bimukwatako nga gusuuliddwa mu kayumba omusiikirwa chapati. Abatuuze omusango bagusalidde poliisi gyebagambye nti eremeddwa okulwanyisa obumenyi bw’amateeka mu kitundu kyabwe.