Omwana Asirikkidde Mu Nnyumba, Nnyina Yabadde Agenze Kugula Capati

0
606

Omuliro ogutategeerekese kweguvudde gusaanyizzaawo ennyumba ezusuuka mu 15 n’ebintu ebirala bya bukadde nebitokomoka omuliro bwegukutte xxxx nemufiiramu n’omwana ow’emyaka 2. Abadduukirize bagezezzaako wabula tewali kyabataasizza mu mayumba agasaanyeewo okuggyako okutangira omuliro okukwata ennyumba endala eziriraanyeewo.
Bino bibadde Jinja mu ggombolola y’e Masese Ku mwalo, mu kibuga Mbaata. Omusasi waffe abaddeyo.