Ono Alya Ku Ttalanta, Okusiiga Ebifaananyi Gwe Mulimu

0
971

Mu Masengejje olwaleero tukutuusako mwana mulenzi eyegulidde erinnya mu kusiiga ebifaananyi mu kibuga Kampala nga akozesa kkalamu yokka ate najjayo bulungi nnyo ekikula kyo. Andrew Ainamaani ttalanta ye ey’okusiiga ebifaananyi emutuusizza n’okutuula ku mmeeza emu n’abalangira era wali agamba teyejjusa. Bushra Namirimu yawayizzamu kko era byebino byatuleetedde…