Poliisi Erabudde 'Bobi Wine'

0
380

Police eyagala omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi annyonnyole lwaki yava ku byebakkirizanyaako nayogera ebyobufuzi mu kivvulu kye yakola e Busaabala ku nkomerero ya wiiki ewedde. Poliisi egamba nti kuno kwesinzidde n’okusazaamu n’ekivvulu kyabadde ategese e Mukono.