Poliisi Yeerize N'abe Makindye

0
1068

Polisi yeezoobye ne bakansala abakiikirira makindye west ababde baagala okwekalakaasa nga bawakanya engeri omubaka waabwe Allan Sewanyana gyeyakwatibwamu n’okutulugunyizibwa nga nejebuli eno akyalumiziba. Bano babade ku office za Allan Sewanyana ezisangibwa e Makindye Mu Mubalaka era nga mukanyoolagano kano omuwagizi wa sewanyana omu akwatidwa.