Raila Odinga Avuddemu Omwasi

0
1050

Raila Omollo odinga kyaddaaki avuddemu omwaasi kubigenda mu maaso mu gwanga lya Kenya okuva akalulu kokudamu okulonda omukulembeeze lwekakubiddwa Taliize nabinaava mu kubala obululu akubye ebituli mukulonda kuno nga yewunya abali mumitambo jokubala obululu buno jebabijja. Agamba nti ekyokuba nti tebetabye mukulonda tekitegeeza nti balina kubalimba bulimbi ku muwendo gw’abantu abakubye akalulu.