Sente Z'emyaka Ababaka Bazifunye

0
1041

Abamu ku babaka boludda oluvuganya gavumenti abawakanya ekyokujja ekkomo ku myaka jja pulezidenti kyadakyi batandiise okukomyawo ensimbi obukadde a 29 buuli omu ezamuwereddwa okugenda okubuza kubalonzi be kubaago lyo mubaka raophael magyezi nga bagamba nti sente ziino zakiibi ezagala okukozesebwa okulya mubanauganda olukwe. Wabula banabwe abaamu abawakanya ekyokujja ekkomo kumyaka bategezeza nti kawefube ono atongozeddwa owokuzaayo ensimbi obukadde a 29 tebamuwagira kubanga kekakisa koka naabo kebalina okulya kunsimbi ezobwerere.