Siriimu Yeegiriisa Mu Bizinga

0
939

Oluvannyuma lw’emyaka ng’obulwade bwa Mukenenya bwegiriisa ku bizinga by’eSsesse, abakulira ebitongole ebitali bimu ebilafubana okulaba ng’obulwade buno bulinnyibwa ku nfeete, balaze okutya nti ekirwadde kino buli lukya kyeyongera kusaasaana mu Basese.