Ssematimba Abuuziza Abalonzi ku Myaka

0
778

Sente ziwanyisizza emikono mu lukiiko olwagendereddwamu okwebuzza kubatuuze kunsonga yo kukyuusa awakawairo 102 B mu ssemateeka wa Uganda. Bino byabadde mu bimuli bya Jorita e kawuku ku luguuddo lw’e Ntebe mu Town Council ye Katabi omubaka wa Busiro south Peter ssematimba bweyabadde agenze okwebuzza ku balonzi kunsonga y’okujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’egwanga.