Tiiyagaasi E Jinja

0
1138

Enkokola zinonyeza obukongovule nga Poliisi ettunka nabalonzi e Jinja abakedde okwekolamu omulimu nebekunganya wali ku ssomero lya Mpumudde Estate Primary nga bagala omobuaka waabwe Moses Balyeku agye abanyonyole wa gyajja byagamba nti bo bawagira ekyokukyusa semateeka okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeeze. Bano okutuuka okukubwamu omuka ogubalagala balemereddwa okukanya ne Poliisi ebadde eyagala bamuke ekifo kuba mpaawo yabawadde lukusa kusisinkanawo.