Frank Gashumba Awabidde Gavumenti

0
960

alooya ba Frank Gashumba bakubye gavt mu mbuga nga bawakanya okusiba omuntu waabwe Frank Gashumba ne mugandawe Innocent Kasumba nebabaggalira ebbanga erisoba mu ssaawa 48 eziragirwa mu mateeka. Bapuliida ba Gashumba bagamba nti okusiba gwebawolereza newayita ebbanga nga tagguddwako misango kimenya mateeka, era baagala kkooti eyise ekiragiro Gashumba ne Kasumba bateebwe okuva lwekiri nti gavt terina bujulizi bumala kubatwala mukkooti