Lukwago Ayise Jeniffer Musisi ne Kamya

0
957

Ensonga yokwongeza omusaala gwabanabyabufuzi ku KCCA ekutte wansi ne waggulu, anti okuva minister wa Kampala Beti Namisango Kamya lweyalagira bongezebwe ebitundu 30% nabuli kati tekisibwanga munkola. Lord Meeya Erias Lukwago wasabidde abakulembeze bave mu katemba webyobufuzi wabula badde ku mirimu ejabaweebwa okukola.