Omukazi Emmekette: Bano Ssente Bazifuna mu Bugubi

0
812

Emirimu mingi wano mu gwanga gimanyidwa okusinga enyo nga gikolebwa basajja olwa manyi no’kukulusana enyo okugibeera mu, wabula olwe mbeera ye bbula lye mirimu elyeyongedde enyo awatali kutaliza musajja na mukazi asomye natasomye, abakazi bangi e mekette nabo kati emirimu tebasosola. Olwaleero mu mukazi emmekete tukuleetedde baana bawala, Nansikombi Rachael ne Nnasaka Josephine nga bano bakugu nnyo mu kugolola amabaati ne byuma bye bakola mu ebintu nga enzigi amadirisa nebirala.