Uganda Egenda mu za 'Volleyball' eza Afirika

0
703

Ttiimu ya Vision Volley Ball Camp yeegenda okukiikirira Uganda mu z’abakyala eziyitibwa African Womens Club Championship ezigenda okjyindira e Tunisia omwaka ogujja. Guno gugenda kubeera mulundi gwa kubiri nga Uganda yeetaba mu mpaka zino.