Ebya FDC Byetaaga Kuteeseganya – Muntu

0
862

Gen. Mugisha Muntu okuva lweyawangurwa mu kalulu kokulonda omukulembeze we kibiina kya FDC bana Uganda bangi babadde basuubira bingi era nga balindiridde kyagenda okulangirira. Leero avuddeyo nategeeza nga bwatannasalawo era agenda kwebuuza ku bantu mukiseera kino era December wanagweerako nga aababuulidde kyasazeewo Mugisha muntu abadde nnabawagiozi be abaamunoonyeza akalulu okuli na babaka ba parliament abawerako alabise nga mukkakamu era mukiseera kino agambye agenda kutandika office ya mirimu gye mirara (business).

TagsFDC