Abalwadde Baddukidde mu Malwaliro ga Poliisi

0
717

Abalwadde bongedde okweyiwa mu malwaliro ga police agasangibwa mu bitundu byeggwanga ebitali bimu, Kumpi kati omuwendo gukubisiszaamu emirundi ebiri. Mu dwaliro lya Police e Nsambya abalwadde bavudde ku 400 kati bali eyo mu lusanvu abakyalira edwaliro lino olunaku.