Abantu Ba Akena Bakolima, Kati Mwaka Bukya Kanyamunyu Akwatibwa

0
794

Abooluganda n’emikwaano gy’omugenzi Kenneth Akena eyattibwa ku Forest Mall wano mu Kampala omwaka gumu oguyise na kati bakyakungubaga n’okulaajanira Government okubaawo ky’ekola ku bateeberezebwa okutta omwana waaabwe. Bano babadde bajjukira okufa kw’omuntu waabwe gweboogeddeko ng’eyali akyalina bingi eri eggwanga n’abantu be.