Abasawo e Moroto Tebawuliranga ku Keediimo

0
361

Nga abasawo mu malwaliro agenjawulo mu gwanga lyonna bakyakalambidde okudda ku mirimu bbo abalwadde b’omu Karamoja eby’akeediimo kano tebabiwulirangako kuba ewaabwe emirimu gitambula kinnawadda.

More News