Abasoba Mu 100 Bakwatiddwa E Masaka

0
376

Enaku zino kyenkana buli lukya wabadewo ekitundu abazigu kyebalumba nebatema abantu bangi abamu nebafiirwa n’obulamu ate abandi besasimatuka n’ebisago eby’enjawulo era nga bangi bali mu malwaliro ag’enjawulo banyiga biwundu oluvanyuma lw’okutemebwa. Police okusobola okwanganga abazigu bano yasalawo okuttukiza ebikwekweto mu bendobendo ly’e Masaka nga eyambibwako egy’e Lya UPDF.