Abatemu Babizadde e Masaka

0
603

Ng’abazigu bakyayongera okutigomya Bannabuddu mu bitundu eby’enjawulo police n’amagye lya UPDF okuva mu nkambi y’e Kasijjagirwa enkya ya leero bayodde abantu abasoba mu 60 abateeberezebwa okubeera n’akakwate ku butemu obugenda mu maaso e Masaka n’ebitundu ebiriraanyeewo.