Abazadde B'omwana Gwebaasobyako Bavudde mu Mbeera ku Poliisi

0
994

Bakadde bo mwana agambibwa nti yakwatibwa omusajja eyali amukozesa bakedde ku gumba ku police ye kabalagala okulaga obutali bu mativu eri police eno olwo kuremererwa okukwata omusajja gwe balumiriza okusobya ku mwana wabwe amanyidwanga Godwin mubilu bano babadde betise omufaliso gwabwe eranga bamarivu okubeera ku police eno paka lwanakwatibwa.