Abazannyi Abamu Bakyakola Bigezo

0
479

Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga eyomupiira eyaabaana abali wansi w’emyaka 20 agamba nti ataataaganyiziddwa nnyo okukola ebigezo okugenda mu maaso, mu nteekateeka ze ez’okutwala tiimu eno mu za cosafa ezinaayindira e Zambia mu ntenvu.