Ab'okubaka Bavuddeyo Okusomesa Abawala

0
877

Abakyala abazannya emizannyo bayita mu bingi olwekikula kyabwe nadala bwebafuna abaami ne besanga nga balina okukola amaka. Ate bwekituuka mu byalo gujabagira, anti abasinga badda mu kuzaala era nebava ku mulamwa gwebyemizannyo olwo egwanga nerisubwa ebitone. Wabula abekibiina ekitwala omuzannyo gwokubaka mu ggwanga ki Uganda Netball Federation bali mu kulwanisa kino.