Akakiiko Kayise Otafiire Kubya Abawaabi Ba Gavumenti

0
415

Akakiiko ka palaamenti akakola kubisubizo bya gavumenti kayise minisita w’ebyamateeka n’ekitongole ekilamuzi Major gen. Kahinda Otafiire akanyonyole lwaaki gavumenti esirikidde ensonga za bawabi ba gavumenti ekintu ekiviriddeko banayuganda okuvundira mumakomera. Ababaka ababadde abakambwe enyo batuse nokuwa gavumenti amagezi eveyo egende mu palaamenti ejjeyo ebisubuzo byebadde esubiza banayuganda obanga teri nsimbi mukasera kaano.