Akalulu Ka FDC Kaawedde Naye

0
791

Banna FDC bakuddamu okulayiza pulezidenti waabwe omuggya oluvannyuma lwokumulayiza mu ngeri eyekiyitamuluggya etakkirizibwa mu mateeka. Ku lwomukaaga Amuriat bwamala okulya obwa pulezidenti olwo naalayizibwa ekintu ekibadde kitandise obutawunyira bulungi abamu ku bannakibiina.