Akeediimo K'abasawo Kandikoma

0
335

Abalwadde mwanditandika okufiyirira akagaalo, anti akediimo kabasawo kandiba nga kanogedwa edagala. Kino kidiride entula eziweredde daala nga gavumenti etula nabasawo baano okulaba butya ensonga zaabwe bwezinakolebwaako era mukiseera kino entesegaanya ziwedde ekibulaayo yebaluwa empadike oba bwiino okuva mu gavumenti okulaga oba daala, gavumenti byeyeyaamye yakubikola.