Amataba e Rubanda

0
806

Omubaka wa Rubanda district Eng. Dennis Sabiti alaajanidde gavumenti okudduukirira abantu be, abaakosebwa amataba omwezi oguyise. Kino kiddiride aba Lions International okutwalira abantu bano obuyambi oluvannyuma lwo’kuwulira nti gavumenti yabeerabirira dda.