Bano Baali Baabulira Wa?

0
764

Tabamiruka w’ekibiina kya FDC eyabadde mu kisawe e Namboole mwanawatu yazukiiza bangi ku bantu ababadde babula edda . Oyinza n’okulowooza nti yabaddemu ekyama anti banakibiina ababadde baludde okulabika ku luno bakomyeewo okuberawo mukulonda okwabadde okwakaasa meeme. Bangi ne ku kitebe eNajjanankumbi babadde tebakyalabikayo katulabe Joyce Bagala byabakunganyizaako.