Besigye Akookedde Emmotoka

0
263

Abaganda bagamba nti akufumbira eyomutwe omufumbira yabigere nemwekanya evumbe, Dr Kiiza Besigye naye olulabye ng’abasirikale ba Poliisi buli lwebamukwata kumpi endabirwaamu z’emotoka ye baleka bazonoonye naye nabasalira amagezi anti emotoka ye gyagamba nti yemulwanira entalo ze yagitaddeko ebyuma nga kati kizibu okumwasisa endabirwaamu omufuyiira kamulali.