Besigye ne Banne Poliisi Ebagobye ku Ddwaliro

0
431

Poliisi mu ttuntu lya leero eremesezza Dr. Kizza Besigye okugenda mu ddwaliro ly’e Kawempe gayabadde ayagalaira okulambula abalwadde newankubadde asoose mu kafubo n’abakulira eddwaliro lino Poliisi ngeduumirwa Wesley Nganizi eragidde Besigye ne Lukwago ssako omubaka Mubaraka Munyagwa baabulire ddwaliro lino kubanga ekibaleeseeyo babadde tebakimanyi bulungi.