Ebibuuzo Bya P.7 Biggwa Nkya, Waliwo Abayizi Abalala Abatalabiseeko

0
583

Abaana beekibiina ekyomusaanvu olwaleero batandise ebibuuzo byabwe ebiggalawo omwaka era nga babitandi n’essomo eryokuuubala.
Abazadde bangi balina esuubi nti abaana baabwe baggya kuyittira mudaala erisooka naye nga tebamazze kwebuuza ki ekolebwa omwana omwana okuyita obulungi nga akulira esomero lya KCC Kamwokya primary School Bwesigye Kansime Jane bwatunyonyodde nga abaaabe akamala ekigezzo ekisoose.