Esuubi Mukuwola Ensimbi

0
733

Ekitongole ekikulira n’okulungamya bbanka z’obwegassi kiyise Microfinance Support Center kibakanye ne kaweefube w’okubangula bannayuganda ku nkola ya bbanka etambulira ku musingi gwobusiramu oba Islamic microfinance eyayisibwa mu mateeka ga bbanka gyebuvuddeko. Enkola ya Islamic Microfinance olwokuba nga nngenyi mu Uganda ,kikulu okubangula abantu ku batya bwekola kisobozese abeewozi okugyettanira.