Ettemu Edala e Kalungu

0
584

Nga waakayita ennaku mbale ng’abazigu balumbye Bannakulungu nababatematema bangi nebasimatuka n’ebisago omwafiira ne mukyala wa ssentebe wa district eno ey’e Kalungu, ate babazzeemu envuunula bibya mu kiro ekikeesezza olwaleero.