ISO Kati Yeekola Egya Poliisi?

0
401

Ekitongole ekikessi ekyomunda muggwanga ki Internal Security Organization kikutte omubbi abadde abba motoka nazitwaala muggwanga elye Congo. Omubbi ono amanyiddwa nga Mubiru Godfrey Kayongo amaze emyaaka kumi nebiri nga’kola emirimu gino naye olwaleero emirimu gye kikomekeledde.