Kati Omujaasi Y'akutte Empiso

0
830

Oluvannyuma lw’abasawo mu malwaliro ga Gavt okwerema okudda ku mirimu, eggye ly’eggwanga limalirizza enteekateeka z’okuyungula ekibinja ky’abasawo abagenda okuyambako mu kujjanjaba abalwadde mu malwaliro ag’enjawulo.