Muhwezi Awagidde Bagikwateko

0
334

Abazirwaako okuva mukibina kya NRM nga bakulembeddwamu ssentebe wekibina kyabwe ekya NRM Veterans league Major Gen. Jim Muhwezi bawagiide okukyusa enyingo 102 (b) President Museveni addemu okwesimbaawo nga bagamba nti obukadde magezi. Abazirwanaako baano bagambye nti okusinzira kubyafaayo bya Uganda abaali abakulembeze nga bakyalina emyaka miito bebasinga okuletera Uganda obuzibu obwokuyiwa omusaayi ela nga kaati tebasobola kukiriza kuddayo mbera eno.