Muntu Agenze Akukkuluma

0
623

Webukeeredde olwaleero ng’ekibiina kya FDC kimaze okulangirira ssenkaggale waakyo omuggya ng’ono ye Patrick Oboi Amuriat eyaliko omubaka w’e Kumi okumala ebisanja bisatu. Patrick Oboi Amuriat okutuuka ku buwanguzi yamaze kumegga Maj Gen Gregory Mugisha Muntu bwebabadde ennyo ku mbiranye. Wabula Gen Muntu agenze akukuluma. Biibino ebyabadde e Namboole….