Museveni Ayungudde Ekibinja Okusomesa ku Myaka

0
853

Ekibiina kya NRM kiyungudde enngwanguli z’abasajja n’emmekete z’abakazi abagenda okutabaala eggwanga okusisinkana bannakibiina naddala abakulembeze okwongera okubamatizza ensonga lwaki ekibiina kyagala okukyusa Ssemateeka okugyamu akawayiro akakugira pulezidenti okwesimbawo nga awezezza emyaka 75. Omwogezi weekitebe kya NRM Rogers Mulindwa agamba nti abantu pulezidenti beyalonze bagenda kulimbulula bantu ye Nampala woludda oluvuganya gavumenti kyayisse amalya nsimbi.