Mususse Okweyagaliza – Katikkiro

0
714

Ebitongole byo bwakabaka bisusuza okweyagaliza anti buli kimu kyekolera byekyo tekifa kubirala.
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayega alabudde bana bitongole omuzeguno bagukomye bunambiro kubanga guza emirimu gyobwakabaka emabega.
Katikiiro bino agyogeredde mulusirika lwa bakulu bebitongole mu abyejawulo mu Buganda olubadde e Ndejje mu distulikiti ye Wakiso.