Nadduli Asekeredde Aba FDC

0
774

Minister akola guno naguli mu woofiisi ya pulezidenti Hajji Abdul Nadduli agambye nti enjawukana mu kibiina ki FDC ziva ku nkwe z’abamu ku bannansiko abali mu FDC nga bano abalumiriza nti bava nazo dda era nga zezabavirako n’okwabulira NRM. Bino webigidde nga wabalusewo enjawukana wakati wabawagizi ba Gen Mugiha Muntu n’oludda olwawangudde Nadduli alabudde musajja mukulu Patrick Oboi Amuriat eyalidde obwa president bwa FDC ku kubo lyayagala okukwaata mu nkulembera y’ekibiina